Letras de Canciones Traducidas de Madoxx Sematimba
Tenemos 2 canciones traducidas de Madoxx Sematimba
Madoxx Sematimba
Munakyalo
Artista: Madoxx Sematimba Traducción porpanzas | Publicado 7 months ago
Kyino, kyino
Kyino kyendiko sikyangu
S'agala kukulumya bambi
Kale saagal'okaabe
Njagal'omanye
Nti okwagalana kwaffe
Kuwedewo nze ngenda
Nafunayo ey'omulala
Yebeerer'eyo mukyaalo
Oli yantwaala omwoyo
Kangende, ndeme kkumalira biseera
Mala gansonyiwa
Omukwano
Artista: Madoxx Sematimba Traducción porpanzas | Publicado 10 months ago
Ah, eh
Munange munange oli mukwano gwange
Nkwagala nyo, byo nkolede sibitono
Ndikudizawo ntya?
Omanye nti bambi byonkolera
Mbisiima
Ddala bambi
Omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kuntama
Amaziima omukwano gwaffe bambi
Tegusobola nze kunyiwa
Oh, o